75. OBULUNGI BWA YESU (The Beauty Of Jesus) E Flat


Leka obulungi bwa Yesu bulabike mu nze,
N’okwagala Kwe era n’obutukuvu;
Mwoyo Wa Katonda, Nnongoosa obulamu,
Okutuusa obulungi Bwe nga buli nze.