128. YESU YE ANJAGALA (Jesus Loves Me) E Flat


Mmanyi Yesu Anjagala,
Bayibuli bw’egamba
Abaana abato babe
Banafu, Ye wa maanyi.

Chorus
Yesu_anjagala,
Yesu_anjagala,
Yesu_anjagala,
Bayibuli bw’egamba.

Yesu_Anjagala_Eyafa;
N’Anzigulira_ eggulu
Ananaazaako ebibi
Leka omwana we ajje.

Yesu_Anjagala! era,
Nga ndi munafu, muyi
Ava ku Nnamulondo Ye
N’Ajja wendi okunkuuma.