Mwoyo Mutukuvu Ow’edda,
Setaani tagenda w’Ali,
Y’ensonga abantu bamutya;
Oyo nze Ammala.
Chorus
Mpa enzikiriza eyo ey’edda,
Mpa enzikiriza eyo ey’edda,,
Mpa enzikiriza eyo ey’edda,,
Eyo nze Emmala.
Obulimba bujja kukoma;
Mu kufa eneekuyamba;
N’emizimu ginaavaawo;
Eyo nze emmala.
Ye yokka gye njagala nze,
Enjagaza ab’oluganda;
N’ebyama ebibikkula;
Eyo nze emmala.
Yayamba abaali mu kyoto ….
Yayamba Paulo ne Sila …
Yayamba ne ba kitaffe …
Yayamba ow’oluganda Branham …
Enjagaza buli muntu …
Mu kufa ejja kunnyamba …
Eritutwala mu ggulu …
(Eyo nze emmala)