106. FUBA OKWATE KU MUKAMA (Reach Out, Touch The Lord) F


Fuba okwate ku Mukama ng’ayita,
Tofaayo ne bw’omuyita-Akuwulira;
Ayitawo kakaano Akuwe by’oyagala,
Fuba okwate ku Mukama ng’Agenda.