Wandyagadde okuleka ebibi byo?
Waliwo amaanyi mu musaayi, maanyi mu musaayi;
N’okuwangula emize emibi?
Waliwo amaanyi_Ag’ekitalo mu musaayi
Chorus
Waliwo amaanyi, amaanyi g’obwa Katonda,
Mu Musaayi_Ogw’Endiga!
Waliwo amaanyi, amaanyi ag’obwa Katonda,
Mu Musaayi_Ogw’Endiga!
Wandyagadde okuwona amalala?
Waliwo Amaanyi mu musaayi, Maanyi mu musaayi,
Jjangu mu musaayi, onaazibwe ,
Waliwo Amaanyi Ag’ekitalo mu musaayi.
Wandyagadde olongooke ng’omuzira?
Waliwo Amaanyi mu musaayi, Maanyi mu musaayi,
Ekibi kisaanawo mu musaayi,
Waliwo Amaanyi Ag’ekitalo mu musaayi.
On’oweereza Yesu Kabaka?
Waliwo Amaanyi mu musaayi, Maanyi mu musaayi,
Wandyagadde omutende, bulijjo?
Waliwo Amaanyi Ag’ekitalo mu musaayi.