194. YESU AMENYA EBISIBA (Jesus Breaks Every Fetter) B Flat


Kati ndi ku mavviivi,
Kati ndi ku mavviivi.
Kati ndi ku mavviivi,
Agaantonderwa.

Chorus
Yesu Amenya ebisiba,
Yesu Amenya ebisiba,
Yesu Amenya ebisiba,
Ne mba wa ddeembe!

(Nja ku mutendereza…)
(Nja ku muwa ekitiibwa…)
(Nnaayimbanga Alerruya)

Siriva ku Kigambo Kye,
Siriva ku Kigambo Kye,
Siriva ku Kigambo Kye,
Ye Antukuza

Ndi ku kisuubizo Kye,
Ndi ku kisuubizo Kye,
Ndi ku kisuubizo Kye,
Kye naweebwa edda.

Ku ludda lwa Yoludaani,
Mu lusuku lwa Katonda,
Awali omuti gw’Obulamu,
Nnina ekiwummulo.