Mpulira bulungi okwogera ku kkubo ery’edda
Mpulira bulungi okwogera ku Mukama;
Twongere, twogerenga ku kkubo eddungi ery’edda,
Twongere, twogerenga nnyo ku Mukama
Setaani akyawa kino, okwogera ku kkubo ery’edda
Setaani akyawa kino, okwogerea ku Mukama
Ka twongere, twogerenga ku kkubo eddungi ery’edda
Twongere, twogerenga nnyo ku Mukama.