117. GANAAKULUKUTA NG’OMUGGA (It Shall Flow Like A River) C


Anaakulukuta ng’omugga, Anaayiika ng’enkuba,
Anaayimuka ng’olufu mu kisenyi;
Okumanya kwa Mukama kunaajjuza ensi yonna
Ng’Omwoyo wa Mukama Asse.

Kulukuta, kulukuta,
Kulukuta, ng’oyita mu mawanga gonna,
Fuula obulamu budde buto bonna bamanye;
Nti Gwe mugga gw’Omwoyo; Kulukuta.